Daniel 11:1 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwaka ogw’olubereberye ogw’obufuzi bwa Daliyo Omumeedi, nayimirira okumugumya era n’okumunyweza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nange, mu mwaka ogwolubereberye ogwa Daliyo Omumeedi, n'ayimirira okumunyweza n'okumuzzaamu amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale nze, mu mwaka ogusooka nga Dariyo Omumeedi ye kabaka, nayimirira okumugumya n'okumuzzaamu amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nange, mu mwaka ogw'olubereberye ogwa Daliyo Omumeedi, nayimirira okumunyweza n'okumuwa amaanyi.