Daniel 11:12 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka w’obukiikaddyo bw’alimala okuwangula eggye eryo eddene, n’aliwamba, alyegulumiza n’atta bangi ku bo, naye taliwangaala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alyegulumiza olw'obuwanguzi, era alitta abantu bangi nnyo, wabula obuwanguzi bwe tebulirwawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alyegulumiza olw'okuwangula, era alitta abantu bangi nnyo, wabula obuwanguzi bwe tebulirwawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ekibiina kiryegulumiza, n'omutima gwe gulyeyimusa: era alimegga obukumi obungi, naye taliwangula.