Daniel 11:22 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma lw’ebyo eggye ery’amaanyi liriwangulwa ne lizikirizibwa mu maaso ge; n’omulangira ow’endagaano naye alizikirizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era abo ne kabona omukulu akulira endagaano ya Mukama, balizikirizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abamuwakanya, wadde Ssaabakabona akulira endagaano ya Mukama, balyerebwawo, ne bazikirizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'emikono gy'amataba baliggirwawo ddala mu maaso ge, era balimenyeka: weewaawo, era n'omukulu w'endagaano.