Daniel 11:9 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka w’obukiikakkono alirumba amatwale ga kabaka w’obukiikaddyo naye oluvannyuma aliwalirizibwa okuddayo mu nsi ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga wayiseewo emyaka, kabaka w'obukiikakkono alirumba amatwale ga kabaka w'obukiikaddyo, naye aliwalirizibwa okuddayo mu nsi ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga wayiseewo emyaka egyo, kabaka w'ebukiikakkono alirumba amatwale ga kabaka ow'ebukiikaddyo, wabula aliwalirizibwa okuddayo mu nsi ye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era alijja mu matwale ga kabaka w'obukiika obwa ddyo, naye aliddayo mu nsi ye.