Daniel 12:3 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abalina okutegeera balyakaayakana ng’okumasamasa kw’omu bbanga; n’abo abakyusa abangi okudda eri obutuukirivu, balyakaayakana ng’emmunyeenye emirembe n’emirembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abo abalina amagezi balyakaayakana ng'okumasamasa okw'omu bbanga: n'abo abaakyusa abangi eri obutuukirivu ng'emmunyeenye emirembe n'emirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abagezi balitangalijja ng'okutangalijja okw'omu bbanga, era abo abayigiriza abangi okukola ebituufu, balyakaayakana ng'emmunyeenye emirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abo abalina amagezi balyakaayakana ng'okumasamasa okw'omu bbanga: n'abo abakyusa abangi eri obutuukirivu ng'emmunyeenye emirembe n'emirembe.