Daniel 2:12 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekigambo ekyo ne kisunguwaza nnyo kabaka, kyeyava alagira abagezigezi bonna mu Babulooni okuttibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka kyeyava asunguwala nnyo, ne yeekalamula, n'alagira okutta abagezigezi bonna ab'e Babbulooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka n'asunguwala nnyo, ne yeekalamula, n'alagira okutta abawi b'amagezi bonna mu Babilooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka kyeyava asunguwala ne yeejuumuula nnyo, n'alagira okutta abagezigezi bonna ab'e Babulooni.