Daniel 2:17 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Danyeri n’addayo ewuwe, n’ategeeza mikwano gye Kananiya, ne Misayeri ne Azaliya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Danyeri n'addayo mu nnyumba ye, n'ategeeza banne, Ananiya, Misayeri ne Azaliya, ekigambo ekyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Daniyeli n'addayo ewuwe, n'ategeeza Hananiya, Misayeli, ne Azariya, ebibaddewo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Danyeri n'agenda mu nnyumba ye, n'ategeeza ekigambo ekyo Kananiya, Misayeri ne Azaliya, banne: