Daniel 2:19 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiro ekyo Danyeri n’afuna okwolesebwa ku kigambo ekyo, n’atendereza Katonda ow’eggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kiro ekyo ekyama ne kiryoka kibikkulirwa Danyeri mu kwolesebwa. Danyeri n'alyoka yeebaza Katonda owo mu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekiro ekyo Daniyeli n'abikkulirwa ekyama ekyo mu kulabikirwa, n'atendereza Katonda ow'omu ggulu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyama ne kiryoka kibikkulirwa Danyeri mu kwolesebwa okw'ekiro. Danyeri n'alyoka yeebaza Katonda ow'omu ggulu.