Daniel 2:32 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omutwe gwakyo gwali gwa zaabu ennongoose, ekifuba kyakyo n’emikono gyakyo nga bya ffeeza, n’olubuto lwakyo n’ebisambi byakyo nga bya kikomo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omutwe gwakyo, gwali gwa zaabu omulungi. Ekifuba kyakyo n'emikono gyakyo, byali bya ffeeza. Olubuto lwakyo n'ebisambi byakyo, byali bya kikomo, ate amagulu gaakyo nga ga kyuma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omutwe gwakyo, gwali gwa zaabu omulungi. Ekifuba kyakyo n'emikono gyakyo, byali bya ffeeza. Olubuto lwakyo n'ebisambi byakyo, byali bya kikomo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekifaananyi ekyo, omutwe gwakyo gwa zaabu nnungi, ekifuba kyakyo n'emikono gyakyo bya ffeeza, olubuto lwakyo n'ebisambi byakyo bya kikomo, amagulu gaakyo ga kyuma,