Daniel 2:36 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ekyo kye kyali ekirooto; kaakano tunaategeeza kabaka amakulu gaakyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekyo kye kyali ekirooto kyo, era kaakano ka tukubuulire, Ayi kabaka, amakulu gaakyo:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ekyo kye kyali ekirooto. Kaakano ka tukubuulire, ayi Ssaabasajja, amakulu gaakyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekirooto kye kiikyo: era tunaayatula amakulu gaakyo mu maaso ga kabaka.