Daniel 2:39 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’olivaawo, obwakabaka obulala buliddawo, obutenkanankana bubwo. N’oluvannyuma waliddawo obwakabaka obwokusatu nga bwa kikomo obulifuga ensi yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'olivaawo waliddawo obwakabaka obulala, obutalyenkana bubwo maanyi. Obwo buliddirirwa obwakabaka obulala obw'okusatu obw'ekikomo, obulifuga ensi zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'olivaawo, waliddawo obwakabaka obulala obutenkana bubwo. Era obwo buliddirirwa obwakabaka obwokusatu obw'ekikomo, obulifuga ensi yonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era walikuddirira obwakabaka obulala, bw'osinga ggwe, bulibaawo: n'obwakabaka obulala obw'okusatu obw'ekikomo obulifuga ensi zonna.