Daniel 2:46 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kabaka Nebukadduneeza ne yeeyaliira ku lubuto lwe mu maaso ga Danyeri n’amuwa ekitiibwa, n’alagira okuwaayo obubaane n’ebiweebwayo eri Danyeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka Nebukadduneeza n'alyoka avuunama ku ttaka, n'assaamu Danyeri ekitiibwa, n'alagira okuwa Danyeri ssaddaaka n'omugavu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Kabaka Nebukadunezzari n'avuunama ku ttaka, n'assaamu Daniyeli ekitiibwa. N'alagira okuwa Daniyeli oyo ekitambiro n'okumunyookeza obubaane.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka Nebukadduneeza n'alyoka avuunama amaaso ge n'asinza Danyeri, n'alagira okumuwa ssaddaaka n'omugavu.