Daniel 2:8 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka n’addamu nti, “Ntegeeredde ddala nga mwagala kufuna bbanga ddene, kubanga mutegedde nga kye nsazeewo mmaliridde okukikola,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka n'addamu nti, “Kaakano ntegeeredde ddala nga mwagala kumala biseera, kubanga mulabye nga kye nsazeewo mmaliridde okukikola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'addamu nti: “Kaakano ntegeeredde ddala nga mwagala kumala biseera, kubanga mulabye nga mmaliridde
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka n'addamu n'ayogera nti Ntegeeredde ddala nga mwagala okufuna ebbanga, kubanga mulabye ng'ekigambo kinvuddeko.