Daniel 3:11 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era buli atalivuunama n’akisinza alisuulibwa mu kikoomi ekyaka omuliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era buli anaagaana okuvuunama n'okusinza anaasuulibwa wakati mu kikoomi ekyaka n'omuliro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era nti buli anaagaana okuvuunama n'okusinza, anaasuulibwa mu kabiga k'omuliro ogubugujja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era buli anaalema okuvuunama n'okusinza alisuulibwa wakati mu kikoomi ekyaka n'omuliro.