Daniel 3:16 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Saddulaaki, ne Mesaki ne Abeduneego ne baddamu kabaka nti, “Ayi Nebukadduneeza, tekitugwanira kwewolereza mu maaso go ku nsonga eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Saddulaaki, Mesaki ne Abeduneego ne baddamu kabaka nti, “Ai Nebukadduneeza, tekitugwanira kukuddamu mu kigambo ekyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Saduraki, Mesaki, ne Abedinego ne baddamu kabaka nti: “Ayi Ssaabasajja, tekitwetaagisa na kwewozaako ku nsonga eno.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego ne baddamu ne bagamba kabaka nti Ai Nebukadduneeza, tekitugwanira kukuddamu mu kigambo ekyo.