Daniel 3:30 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka n’akuza Saddulaaki, ne Mesaki ne Abeduneego mu ssaza ery’e Babulooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka n'alyoka akuza Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego, mu ssaza lye Babbulooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka n'alyoka akuza Saduraki, Mesaki, ne Abedinego, mu kitundu ky'e Babilooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka n'alyoka akuza Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego, mu ssaza ery'e Babulooni.