Daniel 3:4 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omulanzi n’ayogerera waggulu mu ddoboozi ery’omwanguka nti, “Mulagiddwa, mmwe abantu, n’amawanga, n’abantu ab’ennimi eza buli ngeri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo omulangirizi n'ayogerera waggulu nti, “Mmwe abantu mwenna, amawanga gonna, n'ab'ennimi zonna, mulagirwa nti
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo omulangirizi n'alangirira mu ddoboozi ery'omwanguka nti: “Mmwe, abantu ab'ebika byonna, n'ab'amawanga gonna, n'ab'ennimi zonna, mulagirwa nti
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo omulangirizi n'ayogerera waggulu nti Mmwe mulagirwa, mmwe abantu, amawanga, n'ennimi,