Daniel 3:8 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo mu biro ebyo Abakaludaaya abamu ne bawawaabira Abayudaaya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo mu kiseera ekyo, Abakaludaaya abamu ne bajja, ne baloopa Abayudaaya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kiseera ekyo, Abakaludaaya abamu ne bajja ne baloopa Abayudaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mu biro ebyo Abakaludaaya abamu ne bajja, ne baloopa Abayudaaya.