Daniel 4:11 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuti ne gukula ne guba gwa maanyi, n’entikko yaagwo n’etuuka ku ggulu era nga gulengerwa okuva ku nkomerero y’ensi zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuti ne gukula, ne guba gwa maanyi, ne guwanvuwa okutuuka waggulu mu bire, nga gusobola okulengerwa abali wonna ku nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne gukula ne guba gwa maanyi, ne guwanvuwa okutuuka waggulu mu bire, nga gusobola okulengerwa abali wonna ku nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuti ne gukula, ne guba gwa maanyi, n'obuwanvu bwagwo ne butuuka mu ggulu, n'okulengerwa kwagwo ne kutuuka ku nkomerero y'ensi zonna.