Daniel 4:16 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era n’amagezi ge ag’obuntu gakyusibwe, afuuke ng’ensolo enkambwe ey’omu nsiko okumala emyaka musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
omutima gwe guwaanyisibwe, aggyibweko amagezi ag'omuntu, aweebwe omutima gw'ensolo, okumala emyaka musanvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu oyo aggyibweko amagezi ag'omuntu, aweebwe amagezi ag'ensolo, okumala emyaka musanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
omutima gwe guwaanyisibwe obutaba gwa muntu, aweebwe omutima gw’ensolo: era ebisera omusanvu bimuyiteko.