Daniel 4:2 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lye ssanyu lyange okubategeeza ku bigambo eby’amagero era ebikulu Katonda Ali Waggulu Ennyo byankoledde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndabye nga kirungi okubalaga obubonero n'eby'amagero, Katonda Ali waggulu ennyo, bye yankolera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndowoozezza nga kirungi okubalaga ebyewuunyo n'ebyamagero, Lubaale Atenkanika bye yankolera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndabye nga kirungi okulaga obubonero n'eby'amagero Katonda Ali waggulu ennyo bye yakola gye ndi.