Daniel 4:3 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obubonero bwe nga bukulu, n’eby’amagero bye nga byewuunyisa! Obwakabaka bwe bwa mirembe na mirembe; N’okufuga kwe tekuliggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obubonero bwe nga bukulu! n'eby'amagero bye nga bya maanyi! obwakabaka bwe bwe bwakabaka obutaliggwaawo, n'okufuga kwe kwa mirembe na mirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyewuunyo bye nga bikulu! Ebyamagero bye nga bya maanyi! Obwakabaka bwe bwa lubeerera, n'obufuzi bwe si bwa kuggwaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obubonero bwe nga bukulu! n'eby'amagero bye nga bya maanyi! obwakabaka bwe bwe bwakabaka obutaliggwaawo, n'okufuga kwe kwa mirembe na mirembe.