Daniel 5:13 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Danyeri n’aleetebwa mu maaso ga kabaka, kabaka n’amubuuza nti, “Ggwe Danyeri, omu ku abo abaaleetebwa kabaka kitange mu buwaŋŋanguse okuva mu Yuda?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Danyeri n'alyoka aleetebwa mu maaso ga kabaka. Kabaka n'amubuuza nti, “Ggwe Danyeri oyo, omu ku banyage, kitange be yaggya mu Yuda?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Daniyeli n'aleetebwa mu maaso ga kabaka. Kabaka n'amubuuza nti: “Ggwe Daniyeli oyo, omu ku Bayudaaya abaanyagibwa, ssekabaka kitange be yaggya mu Buyudaaya?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Danyeri n'alyoka ayingizibwa mu maaso ga kabaka. Kabaka n'ayogera n'agamba Danyeri nti Ggwe Danyeri oyo, ow'omu baana ab'obunyage bwa Yuda, kabaka kitange be yaggya mu Yuda?