Daniel 5:18 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Katonda Ali Waggulu Ennyo yawa Nebukadduneeza kitaawo obwakabaka, n’obuyinza, n’ekitiibwa n’obukulu, ayi kabaka;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ai kabaka, Katonda ali waggulu ennyo yawa Nebukadduneeza kitaawo obwakabaka, n'obuyinza, n'ekitiibwa, n'obukulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ayi Ssaabasajja, Katonda Atenkanika yawa Nebukadunezzari kitaawo obwakabaka, n'obuyinza, n'ekitiibwa, n'obukulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai ggwe kabaka, Katonda Ali waggulu ennyo yawa Nebukadduneeza kitaawo obwakabaka, n'obuyinza, n'ekitiibwa, n'obukulu: