Daniel 5:22 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye ggwe mutabani we, Berusazza, teweetoowazizza mu mutima newaakubadde ng’ebyo byonna wabimanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naawe omwana we, Ayi Berusazza, tonnatoowaza mutima gwo, newakubadde nga wamanya ebyo byonna:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye naawe Belusazzari, mutabani we, teweetoowazizza, newaakubadde ng'ebyo byonna wabimanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naawe omwana we, ai Berusazza, tonnatoowaza mutima gwo, newakubadde nga wamanya ebyo byonna: