Daniel 5:26 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“N’amakulu gaabyo ge gano: “ Mene: Katonda akendezezza ennaku z’obwakabaka bwo era abukomezza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amakulu g'ebigambo ge gano: MENE: Katonda akendezezza ennaku z'obwakabaka bwo, era abukomezza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amakulu g'ebigambo ebyo ge gano: MENE: “Katonda abaze ennaku z'obufuzi bwo, n'alaba nga ziweddeko.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amakulu g'ekigambo ge gano: MENE; Katonda abaze obwakabaka bwo, era abukomezza.