Daniel 5:31 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Daliyo Omumeedi n’alya obwakabaka nga wa myaka nkaaga mu ebiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Daliyo Omumeedi n'aweebwa obwakabaka, nga wa emyaka nkaaga mu ebiri (62).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dariyo Omumeedi, eyali ow'emyaka enkaaga mu ebiri, n'afuuka kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Daliyo Omumeedi n'aweebwa obwakabaka, bwe yali nga yaakamaze emyaka nga nkaaga mu ebiri.