Daniel 5:8 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abasajja ba kabaka abagezigezi bonna ne bajja, naye ne balemwa okusoma ekiwandiiko ekyo newaakubadde okutegeeza kabaka amakulu gaakyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bayingira abagezigezi bonna aba kabaka, naye ne batayinza kusoma kuwandiika okwo, wadde okutegeeza kabaka amakulu gaakwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abawi b'amagezi bonna aba kabaka ne bayingira, naye ne batayinza kusoma kiwandiiko ekyo, wadde okutegeeza kabaka amakulu gaakyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne muyingira abagezigezi bonna aba kabaka: naye ne batayinza kusoma kuwandiika okwo, newakubadde okutegeeza kabaka amakulu.