Daniel 6:14 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka bwe yawulira ebigambo ebyo n’anakuwala nnyo, n’agezaako okuwonya Danyeri, era n’amala olunaku lwonna ng’afuba nnyo okumuwonya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka bwe yawulira ebigambo ebyo, n'anakuwala, n'alumirwa Danyeri, n'ayagala okumuwonya: n'amala olunaku lwonna ng'asala amagezi okumulokola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka bwe yawulira ebigambo ebyo, n'anakuwala nnyo, n'alumirwa Daniyeli, n'ayagala okumuwonya. N'amala olunaku lwonna ng'asala amagezi okumuwonya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka, bwe yawulira ebigambo ebyo, n'anyiiga nnyo, n'ateeka omutima gwe ku Danyeri okumuwonya: n'azibya obudde ng'ategana okumulokola.