Daniel 6:19 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku makya ennyo emambya ng’esaze, kabaka n’agolokoka n’ayanguwa okugenda ku mpuku ey’empologoma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ku makya nnyo obudde nga busaasaana, kabaka n'agolokoka n'ayanguwa n'agenda ku mpuku omuli empologoma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka yazuukuka ku makya nnyo, era obudde bwe bwali busaasaana, n'ayanguwako, n'agenda ku bunnya omuli empologoma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka n'akeera nnyo mu makya n'agolokoka, n'ayanguwa n'agenda ku mpuku ey’empologoma.