Daniel 6:21 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Danyeri n’addamu nti, “Wangaala, ayi kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Danyeri n'addamu kabaka nti, “Ai kabaka, obenga omulamu emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Daniyeli n'addamu nti: “Ayi Ssaabasajja, wangaala!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Danyeri n'alyoka agamba kabaka nti Ai kabaka, obenga omulamu emirembe gyonna.