Daniel 6:27 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alokola era awonya: akola obubonero n’ebyamagero mu ggulu ne ku nsi. Yalokodde Danyeri mu mannyo g’empologoma.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
awonya era alokola, era akola obubonero n'eby'amagero mu ggulu ne mu nsi: awonyeza Danyeri amaanyi g'empologoma.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awonya era n'alokola, akola ebyewuunyo n'ebyamagero mu ggulu era ne mu nsi. Awonyezza Daniyeli okuttibwa empologoma.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
awonya era alokola, era akola obubonero n'eby'amagero mu ggulu ne mu nsi: eyawonya Danyeri eri amaanyi g'empologoma.