Daniel 6:28 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Danyeri n’aba n’omukisa mu mirembe gya Daliyo era n’awangaala okutuusa ne mu mirembe gya Kuulo Omuperuzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo Danyeri oyo n'aba n'omukisa mu mirembe gya Daliyo, ne mu mirembe gya Kuulo Omuperusi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atyo Daniyeli oyo n'aba bulungi mu mulembe gwa Dariyo, n'ogwa Kuuro Omuperusi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'atyo Danyeri oyo n'alaba omukisa mu mirembe gya Daliyo, ne mu mirembe gya Kuulo Omuperusi.