Daniel 7:16 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne nsemberera omu ku baali bayimiridde awo ne mubuuza amakulu g’ebyo byonna. “N’antegeeza amakulu g’ebintu ebyo, n’aŋŋamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne nsemberera omu ku abo abaali bayimiridde okumpi, ne mmubuuza amakulu g'ebyo byonna. Awo n'antegeeza amakulu gaabyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne nsemberera omu ku abo abaali bayimiridde awo, ne mmubuuza ekituufu ekifa ku ebyo byonna. Awo n'antegeeza amakulu gaabyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne nsemberera omu ku abo abaali bayimiridde okumpi, ne mmubuuza amazima g'ebyo byonna. Awo n'ambuulira, n'antegeeza amakulu g'ebyo.