Daniel 7:23 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“N’annyinnyonnyola nti, ‘Ensolo enkambwe eyokuna bwe bwakabaka obwokuna obulirabika ku nsi, era tebulifaanana ng’obwakabaka obulala; era bulirya ensi yonna, ne bugirinnyirira ne bugibetentabetenta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo nantegeeza nti, Ensolo ey'okuna eriba bwakabaka obw'okuna mu nsi, obutalifaanana ng'obwakabaka bwonna, era obufuga ensi zonna, era bulizisambirira, n'ebuzimenyamenya;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'aŋŋamba nti: “Ekisolo ekyokuna, buliba bwakabaka obwokuna ku nsi, obutafaanana bulala bwonna, era obulifuga ensi zonna, obulizisambirira, ne buzimenyaamenya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera bw'ati nti Ensolo ey'okuna eriba bwakabaka obw'okuna mu nsi, obutalifaanana ng'obwakabaka bwonna, era obulirya ensi zonna, era obulizisambirira, era obulizimenyaamenya.