Daniel 7:26 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Kyokka oluvannyuma omusango gulisalibwa, n’obuyinza bwe ne bumuggyibwako, ne buzikiririzibwa ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyokka oluvannyuma omusango gulisalibwa, n'obuyinza bwe bulimuggyibwako ne busaanyizibwawo ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye walibaawo okutuula mu mbuga okusala omusango, obufuzi bwe ne bumuggyibwako, ne busaanyizibwawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omusango gulibaawo, era balimuggyako okufuga kwe, okukumalawo n'okukuzikiriza okutuusa enkomerero.