Daniel 8:1 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwaka ogwokusatu mu mirembe gya Kabaka Berusazza, nze Danyeri ne nfuna okwolesebwa oluvannyuma olwa kuli okwasooka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu mwaka ogwokusatu ogw'obufuzi bwa kabaka Berusazza, nze Danyeri, ne nfuna kwolesebwa okwaddirira kuli okwasooka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu mwaka ogwokusatu nga Belusazzari ye kabaka, nze Daniyeli ne nfuna okulabikirwa, nga kuddirira kuli okwasooka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu mwaka ogw'okusatu mu mirembe gya Berusazza kabaka okwolesebwa ne kunjijira, nze Danyeri, okuddirira okwo okwasooka okunjijira.