Daniel 8:2 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kwolesebwa okwo ne ndaba nga ndi mu kibuga ekikulu Susani mu ssaza Eramu, nga ndi ku mabbali g’omugga Ulaayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kwolesebwa okwo ne ndaba nga ndi mu kibuga ekikulu, Susani, ekiri mu ssaza Eramu. Nnali nnyimiridde ku mabbali g'omugga Ulaayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kulabikirwa okwo, nagenda okulaba nga ndi mu Susani, ekibuga ekiriko ekigo ekigumu, era ekiri mu kitundu ky'e Elamu. Nali nnyimiridde ku Mugga Wulaayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ndaba mu ebyo ebyanjolesebwa: ne kiba bwe kiti; bwe nnalaba nali mu lubiri lw’e Susani, oluli mu ssaza Eramu: ne ndaba mu ebyo ebyanjolesebwa, era nnali ku mugga Ulaayi.