Daniel 9:1 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwaka ogw’olubereberye ogwa Daliyo mutabani wa Akaswero Omumeedi, gwe yaliiramu obwakabaka bwa Bakaludaaya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu mwaka ogwolubereberye ogwa Daliyo, omumeedi, mutabani wa Akaswero, gwe yaliiramu obwakabaka bw'Abakaludaaya:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gwali mwaka ogusooka nga Dariyo, mutabani wa Ahaswero, ye kabaka w'Abakaludaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu mwaka ogw'olubereberye ogwa Daliyo omwana wa Akaswero, ow'ezzadde ery'Abameedi, eyalya obwakabaka obw'Abakaludaaya: