Daniel 9:10 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne tutawuliriza ddoboozi lya Mukama Katonda waffe, newaakubadde okukuuma amateeka ge, ge yatuwa ng’ayita mu baddu be bannabbi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
so tetwawulira ddoboozi lya Mukama Katonda waffe, okutambulira mu mateeka ge, ge yatuwa nga agayisa mu baddu be bannabbi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tetwawuliriza by'otugamba, ayi Mukama Katonda waffe, bwe watugamba okukwatanga amateeka go ge watuwa ng'oyita mu baweereza bo abalanzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so tetwawulira ddoboozi lya Mukama Katonda waffe, okutambulira mu mateeka ge, ge yassa mu maaso gaffe abaddu be bannabbi.