Daniel 9:14 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama kyeyava talwa kutuleetako buzibu obwo, kubanga Mukama Katonda waffe mutuukirivu mu buli ky’akola, naye tetugondedde ddoboozi lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama kyewava otunuulira obubi, n'otubonereza: kubanga Mukama Katonda waffe oli mutuukirivu mu bikolwa byo byonna by'okola, naffe tetwawulira ddoboozi lyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyewava otunuulira ebibi byaffe n'otubonereza, ayi Mukama Katonda waffe, kubanga bulijjo okola bituufu, naye ffe tetwawuliriza ky'otugamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama kyeyava atunuulira obubi, n'abutuleetako: kubanga Mukama Katonda waffe mutuukirivu mu bikolwa bye byonna by'akola, naffe tetwawulira ddoboozi lye.