Daniel 9:5 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
twonoonye era tusobezza, tukoze eby’ekyejo n’eby’obujeemu, era
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Twasobya ne twonoona, ne tukola ebibi. Twajeema ne tuva ku mateeka go ne ku biragiro byo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
twasobya, twayonoona, era twakola ebibi, twajeema, era twava ku by'otulagira, ne ku by'otukuutira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
twayonoona, era twakola eby'obubambaavu, n'eby'obubi, era twajeema, nga tukyama okuleka ebiragiro byo n'emisango gyo: