Daniel 9:6 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
tetwawuliriza baddu bo bannabbi, abaayogeranga mu linnya lyo eri bakabaka baffe, n’eri abalangira baffe, n’eri bajjajjaffe, n’eri abantu bonna ab’omu nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tetwawuliriza baddu bo bannabbi, abaayogeranga mu linnya lyo eri bakabaka baffe, abalangira baffe, ne bajjajjaffe, n'eri eggwanga lyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tetwawuliriza baweereza bo abalanzi, abaayogeranga mu linnya lyo eri bakabaka baffe, abakulembeze baffe, ne bajjajjaffe, n'eri eggwanga lyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so tetwawulira baddu bo bannabbi, abaagambiranga mu linnya lyo bakabaka baffe, abalangira baffe, ne bajjajjaffe, n'abantu bonna ab'omu nsi.