Deuteronomy 1:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Katonda wammwe abawadde okwala; kati muumwo muli bangi ng'emmunyeenye ku ggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda wammwe abongedde nnyo obungi, ne muwera nnyo; era, laba, kaakano muli ng’emmunyeenye ez’oku ggulu mu bungi bwammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda wammwe abaazizza, laba, leero muli ng'emmunyeenye ez'oku ggulu obungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Katonda wammwe abafudde bangi, era kaakano muli bangi ng'emmunyeenye ez'oku ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda wammwe abongedde, era, laba, leero muli ng’emmunyeenye ez’omu ggullu okuba obungi.