Deuteronomy 1:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mumpe abasajja be mulonze mu bika byammwe, abagezi, abategeevu, abamanyirivu, mbateekewo ng'abaami mu mmwe.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno, mwerondemu, mu buli kika kyammwe, ab’amagezi, abategeevu era abalina obumanyirivu nga bassibwamu ekitiibwa, nange nnaabakuza ne mbafuula abakulembeze bammwe.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mbagamba nti, ‘mulonde abasajja abagezi, abategeevu era abamanyifu mu bika byammwe, abo mbafuule abakulembeze bammwe.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulonde abasajja abagezi, abategeevu era abamanyifu mu bika byammwe, abo mbafuule abakulembeze bammwe.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwetwalire abasajja ab'amagezi era abategeevu era ab'amaanyi, ng'ebika byammwe bwe biri, nange ndibafuula abakulu bammwe.