Deuteronomy 1:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne mbagamba nti: ‘Muzze mu nsozi z'Abaamori, ensi Omukama Katonda waffe gy'atuwadde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mbagamba nti, “Mutuuse mu nsi ey’ensozi ey’Abamoli, Mukama Katonda waffe gy’atuwadde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mbagamba nti, ‘Mutuuse mu nsi ey'ensozi ey'Abamoli, Mukama Katonda waffe gy'atuwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne mbagamba mmwe nti: ‘Mutuuse mu nsi ey'ensozi ey'Abaamori, Mukama Katonda waffe gy'atuwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mbagamba nti Mutuuse mu nsi ey’ensozi ey’Abamoli, Mukama Katonda waffe gy’atuwa.