Deuteronomy 1:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekirowoozo nakisiima, kwe kulonda mu mmwe abasajja kkumi na babiri, omu mu buli kika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekirowoozo ekyo kyandabikira nga kirungi, ne nkisiima; ne nnonda mu mmwe abasajja kkumi na babiri; nga mu buli kika muvaamu omusajja omu omu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ekigambo ekyo ne kinsanyusa nnyo; ne nnonda mu mmwe abantu kkumi na babiri (12), omuntu omu okuva mu buli kika;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nalaba ng'ekyo kirungi. Ne nnonda mu mmwe abasajja kkumi na babiri, omu omu okuva mu buli kika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo ekyo ne kinsanyusa nnyo: ne nnonda ku mmwe abantu kkumi na babiri, buli kika omuntu omu: