Deuteronomy 1:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye temwayagala kwambukayo; ne mujeemera ekiragiro ky'Omukama Katonda wammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye ate ne mutayambuka, ne mujeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Naye mmwe ne mutakkiriza kugendayo, ne mujeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye mmwe ne mujeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe, ne mugaana okugiyingira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mmwe ne mutakkiriza kwambuka, naye ne mujeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe: