Deuteronomy 1:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Katonda abakulembedde, y'ajja okubalwanirira, nga bwe yakola ebyo byonna ku lwammwe mu Misiri nga nammwe mulaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda wammwe bulijjo abakulembera, ye yennyini agenda kubalwaniriranga, nga bwe yabalwanirira mu Misiri nga mulabira ddala n’amaaso gammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda wammwe abakulembera ye anaabalwaniriranga, nga bwe mwalaba byonna bye yabakolera e Misiri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Katonda wammwe abakulemberamu, ye anaabalwanirira mmwe, nga bwe mwalaba byonna bye yabakolera e Misiri
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda wammwe abakulembera ye anaabalwaniriranga, nga byonna bwe byali bye yabakolera mu Misiri mu maaso gammwe;