Deuteronomy 1:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama bwe yawulira ebigambo byammwe, n'asunguwala, n'alayira nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama bwe yawulira ebigambo byammwe n’asunguwala nnyo, n’alayira nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mukama n'awulira bye mwayogera, n'asunguwala, n'alayira ng'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Awo Mukama n'awulira bye mwayogera, n'asunguwala, n'alayira ng'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Mukama n'awulira eddoboozi ly'ebigambo byammwe, n'asunguwala, n'alayira ng'ayogera nti